Posts

Showing posts from 2015

Stop saying shit about Winnie Mandela

Reflections of a Ugandan labourer.

Nkubira Engalo

Nze mwana,  gwe,  gwolinyako
Atunda kalonda yena
Nze alondalonda ebyuma ku kkubo-  nembitunda
Nga nsubbira olunaku lulikya nokiraba
Mbu nange ngezezako
Naye notakikolaNze mukazi atoba n'abaana kumi na babiri
Omuddu,  omukomba bokisi
Era nga nze mukazi awaka
Nga nindirira ongambe mbu nawe,  okiraba sibyangu
Oba nti otegeera okwewayo kwange
Naye notakilolaNze musajja akeera mu mambya
Nenkomawo mu matumbi g'ekiro
Nga nfuba nyo okulabirira gwe n'abaana bo
Okukakana Nga ogenze nga simanyi na kyenteganira
Nga nsubira osanga onategeera obulumi bwangeNaye notakilolaKati ngenda kuva wano
Ngende eyo gyebatammanyi
Nziruke embiro paka lwendisanga ewaka
Awaka wenin'okubeera
Obulumi bwange gyebuligabanibwa
Eyo ebimuli gyebiyimbira
Abawala gyebazanyira mu nkuba
Kati ngenda kuva wano
Ngende eyo gyebatammanyi
Ekifo gyebanankubira engaloIt's not because I think
I'm better than you- no
Not because I think that I deserve more
Oh no
It's just because I want you
To understand